Akafuba kyekimu ku birwadde ebisobola okuwona singa omuntu aba ofunye obujjanjabi obwetaagisa mu bwangu .Abalina ekirwadde kino batera okulowoozeebwako ngabalina akawuka ka mukenenya olwengeri gye kireeteramu omuntu okukokka.Okusinziira ku bakugu, abantu abawangaala n’omuntu alina ekirwadde kino nabo balina okuteekebwa ku ddagala erirwanyisa akafuba okusobola okukyewala kubanga kikwatira mu mpewo.
OBULAMU TTOOKE: Manya ebikwata ku kirwadde kya kafuba
0 Min Read
Leave a review

Trending News
Recent Updates
No posts found