Omuzannyi w’ensambaggere Golola Moses yetegekera kuttunka ne n’omerica Louis Lemar mu lulwana lwa Mixed Martial Arts nga mwenda omwezi gwa November e Fort Portal. Golola era ayagala kweyambisa omukisa guno okukunga bamusayi muto mukibuga Fortportal nabo okwegata ku muzannyo gwa Kickboxing.