Akakiiko k’ebyokulonda kategeezezza nti abeesimbyewo ku bwa Pulezidenti mu kalulu ka 2026 baddembe okusonda ensimbi mu buli kanyomero kasita balaga wa ensimbi gyeziva .Okunsiizira ku mwogezi w’akakiiko kano Julius Mucunguzi, singa eyeesimbyewo ku bwa pulezidenti alemererwa okulaga wa ssente ze gyeziva waakukolwako amateeka nga bwegalagira .
OKUVUJJIRIRA KKAMPEYINI: Akakiiko k’ebyokulonda kalina okumanyisibwa wa ssente gye ziva
0 Min Read
Leave a review
Trending News
Recent Updates
No posts found