Okwewala okusika omuguwa wakati wa poliisi n’abavuganya ku bwa pulezidenti ku makubo gebayina okozesa nga bawenja obuwagizi, poliisi egamba yakusooka kutuulanga n’abayambi b’abavuganya okukkaanya ku ntambula zaabwe mu buli kitundu mwebagenda okuba kkampeyini .Kyokka okusinziira ku mwogezi wa Poliisi, Rusoke Kituuma, newankubadde Yoweri Museveni y’omu bavuganya, Poliisi tevunanyizbwa ku kulungamya byantabula ye olw’okuba nti ye mukulembze w’eggwanga.
ENTAMBUZA YA KKAMPEYINI: Poliisi egamba yakukkaanya n’abeesimbyewo ku ntambula zaabwe
0 Min Read
Leave a review
Trending News
Recent Updates
No posts found