Akwatidde ANT bendera ku bwa Pulezidenti mu kalulu ka 2026, Gregory Mugisha Muntu agamba nti kikulu nnyo abantu okwenyigiramu eggwanga bweriba lyakufuna nkyukakyuka mu bukululembeze. Ono agamba nti eno yensonga lwaki bayita mu bantu nga babasaba okubasonderako, okusobola okutambuza kkampeyin zaabwe .Ono leero ayiseeko mu Kibuga Mbarara gyasinzidde okwogerako ne bannamawulire ku kakuyege we.
Mugisha Muntu asabye bannansi okwenyigira mu nkyukakyuka nga bamusondera
0 Min Read
Leave a review
Trending News
Recent Updates
No posts found