Poliisi n’ebitongole ebikuuma ddembe bogedde ku kulonda kwa 2026

Brenda Luwedde
1 Min Read

Aduumira Poliisi y’eggwanga Abas Byakagaba atubuulidde nga poliisi n’ebitongole ebikuuma ddembe ebirara bwe bamaze okwetegeka ekimala okukakasa nga okulonda kwa 2026 kuba kwa mazima na bwenkanya. Ono alabudde abagenda okususulwa okuvuganya ku bifo eby’enjawulo okwewala okukuma mu bantu omuliro, okuwa amawulire amakyamu, kko nokumenya amateeka agalambikiddwa. Ono wayogeredde bino nga ne minisita w’ebyamateeka Nobert Mao kyajje abuulire ggwanga nga mu kulonda okujja bwebatajja kukkiriza avuganya yenna kutambula na lwebeeya lwa bantu.

TAGGED:
Share This Article
Leave a Comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *