Akakiiko k’ebyokulonda kaliko emmooka 25 zetusiiza olwaleero ezigenda okweyambisibwa mu kutambuza abakuuma ddembe abagenda okuwa obukuumi eri abanavuganya ku kifo kya Pulezidenti. Mu mmotoka zino ku likoko pick up erika kya double cabin 16 ne nendala 9 ezigenda okweyambisibwa mu kutambuza emirimu gya kakiiko k’ebyokulonda. Okusinzira ku Julius Mucwunguzi, omwogezi wa kakiiko k’ebyokulonda mu ggwanga, emmotoka zino zakueebwa abanavuganya ku bwa pulezidenti oluvanyuma lw’okubasunsula.