OKWEKALAKASA KW’ABASOMESA: Gavumenti etisatiisizza okubagoba ku mirimu

Brenda Luwedde
0 Min Read

Ministry evunaanyizibwa ku nsonga z’abakozi ba gavumenti eragidde abasomesa na ddala abeggatira mukibiina ki UNATU okudda mu bibiina okusomesa abaana b’eggwanga kuba bafiirwa. Bino byogeddwa minisita avunanyizibwa ku nsonga z’abakozi Muruli Mukasa mu nsisinkano gy’abaddemu naabamawulire mu Kampala. Okuva ssabiiti eno lwe yatandika, abasomesa baasalawo okwekandagga nga bawakanya omusaala omutono gwe bafuna.

Share This Article
Leave a Comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *