Akulira ekibiina ki National Unity Platform, Robert Kyagulanyi Ssentamu era nga yakikwatidde bendera mu kuvuganya ku bwa pulezidenti abuulidde abantu be Tororo nti tebagwana kuwudiisibwa na bwami obuweebwa abamu ku baana enzaalwa z’ekitundu kino balowooza nti gavumenti ebafaako.Bano kyagulanyi abagambye nti gavumenti okuwa omutuuze weeno obwa Minisita tekirina wekiyambira muntu wa wansi, kale nga bagwana basabe omugabo gabwe ogubagwana.Bino Kyagulanyi abyogeredde mu disitulikiti ey’e Tororo gyasiibye nga awenja akalulu.
Robert Kyagulanyi ab’e Tororo bamulabidde mu ssanyu
1 Min Read
Leave a review

Trending News
Recent Updates
No posts found