Akwatidde ekibiina ki FDC bendera mu kuvuganya ku bwa pulezidenti Nethan Nandala Mafaabi akolokose gavumenti olwokisuulirira abantu be Busia nebatafuna buweereza bugwana .
Ono abasuubiza nga bwajja okutereeza eby’obusuubuzi, okuwa abakadde ssente z’okwebezaawo
Bino abyogedde akuyega bantu beeno, bamuwe akalulu mu kulonda kwa 2026 okusemberedde