Kizuuse ng’abasomesa bwe babadde tebajjumbira bulungi kwewola ssente ezassibwa mu SACCO yaabwe okusobola okwekulaakulanya .
Kati ekibiina ekigatta Sacco z’abasomesa ki Walimu Sacco’s Union kigungyizaawo enkola okwanguyiza abasomesa okufuna ssente zino etaliimu misoso mingi.
Abatwala SACCO eno batandikidde KUMI okusomesa abasomesa ku nkola eno.