‘Tetujja kuwagira gwe tutawadde kaadi’, Bobi Wine alabudde abeewagudde okuvuganya bokka

Gladys Namyalo
0 Min Read

Akulira ekibiina ki National Unity Platform Robert Kyagulanyi akakasiza nga ekibiina bwebasazeewo obutawagira muntu yenna anavuganya ku bwannamunigina kaabe nga abadde amazze ebbanga nga bakolagana naye.Kyagulanyi agambye nti baakuwagira oyo yekka eyesimbiddewo ku kaadi y’ekibiina,era nga ku buli kifo kya bukulembeze mu ggwanga baataddewo avuganya.Okwogera bino Kyagulanyi abadde alaga eggwanga abamu ku bakulembeze bebaawadde kaadi okubakwatira bendera ku mutendera gwa gavumenti ez’ebitundu mu kampala.

Share This Article
Leave a Comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *