OKUTEREEZA ENKALALA Z’ABALONZI :Gavumenti etangaazizza ku ky’endagamuntu z’eggwanga
Omulimu gw’okutereeza enkalala z’abalonzi mu bitundu by’eggwanga eby’enjawulo gutambudde kasoobo n’olunaku olwaleero, ate nga waliwo n’ebitundu ebikozesebwa gyebitanatuuka.
Kati abantu baagala akakiiko k’ebyokulonda koongere amaanyi mu mulimu guno.