Taata yesse n’abaanabe babiri:Entabwe evudde ku mukyala kunoba
E Mukono waliwo omusajja eyesse n'abaanabe babiri nga ono abawadde butwa mu kiro ekikeesezza enkya ya leero.Tukitegedde nti omusajja ono okuva mu mbeera ekiddiridde mukyalawe okunoba.Poliisi etubuulidde nti etandise okunonyereza ku nsonga eno.