Ab’e Gomba ne Butambala baagala kwongezebweyo mu nteekateeka y’okutereeza enkalala
Wabaluseewo okutya mu batuuze be Gomba ne Butambala abalowooza nti bandirekebwa ebbali mu nteekateeka y’okutereeza enkalala egenda okukomekkerezebwa ku bbalaza ya wiiki ejjaBano bagamba nti ebyuma abyabaweebwa olw’enteekateeka eno bitono nga webutuukidde leero abantu abasinga tebannatereza bibakwatako ku nkalala zabalonzi.