Sarah Chelangat ne Kenneth Kiprop be bawangudde empaka za national crosscountry
Sarah Chelangat ne Kenneth Kiprop be bawangudde empaka za national crosscountry championships ezibaddeyo olwalelo e Tororo Golf Course . Chelengat addukidde mubudde bwa dakikika 33 ne second 50 , ate ye Kiprop adduse mudakika 29 ne second 28 , mumpaka ezibademu abaduusi biina.