Aba NUP bakedde ku kakiiko k’ebyokulonda lwakulwawo kulayiza Nalukoola
Wetujjidde ku mpewo nga kikakasiddwa nti omubaka wa Kawempe North omulonde Erias Luyimbaazi nalukoola ng’amaze okukakasibwa ku kilo ky’omubaka w’ekitunduy kino oluvannyuma lw’ekitongole ekivunaanyizibwa ku biwandiiko bya gavumenti okuteeka ebyava mu kalulu kano mu kyapa ky’ebitabo bya gavumenti.