Liigi y’okubaka yaakuddamu oluvannyuma lw’emyaka ebiri
Kkiraabu z’abakyala 11 wamu n’ezabasajja musanvu ze zakatukiriza ebisanyizo eby'okwetaba mu liigi y'eggwanga ey'okubaka esubirwa okukibwako akawuwo nga ttaano omwezi ogujja. Liigi eno ebadde emaze emyaka ebbiri nga tezannyibwa olw'endolitto mubukulembezze bw'omuzannyo gw'okubaka mu ggwanga.