Akayisanyo e Namugongo, abalamazi abasinga batuuse, eby'okwerinda binywezeddwa
Embeera ebadde y'akayisanyo ku kigga kyabakatuliki e Namugongo, abalamazi gye beeyongede okweyiwa nga balindirira okukuza olunaku lw'abajulizi ba Uganda olwa buli nga ssatu ogwomukaaga. Wetuviiriddeyo nga abalamazi bali mu kwekwata bifo so nga n'abyebyonwerinda bali ku bwerinde okulaba nga banyweza obutebenkevu mu kifo kino.