Alina obuuma mu mannyo (braces) weekuume bino | OBULAMU TTOOKE
Okuteeka obuuma obuyitibwa Braces mu mannyo yemu ku ngeri eyongedde okwettanirwa abantu abalina amannyo agakyama kko nago agalimu amabanga amanene - nga baagala okugatereeza. Kati abakugu bannyonyola bani abasaanidde okukozesa obuuma buno n'abyakulya ki ebisaaniddwa okwewalibwa abalina obuuma buno mu mannyo. Obulamu ttooke.