Kyabazinga agudewo empaka za Masaza ga Busoga
Kyabazinga Wa Busoga William Wilberforce Gabula agudewo empaka za Masaza ga Busoga olwalero kukisawe kya Irundu Primary School. Mumupiira oguzanyidwa olwalero esaaza lya Bukono likubye Bidiope goolo 2-0 kubwerere. Amasaaza 14 gegagenda okwetaba mumpaaka ziino omwaka guuno.