AMATABA E NTOROKO: Ebyalo biri mu mazzi olw’omugga Semliki okuwaguza
Abantu Abawerako mu bylaw ebyenjawulo mu disitulikiti ye Ntoroko basigadde tebalina weebegeka Luba oluvanyuma lw’omugga Semuliki ogwawula Uganda Ku Ggwanga Lya Congo okubooga ekiviiriddeko ebintu ebiwerako okwanjaalamu amazzi. Omusasi wafe David Bukenya atuuseeko mu bitundu ebikoseddwa era katusiigire ekifaananyi ky’embeera nga bweri mu kiseera kino.