E Tororo bakungubagidde Sam Omala, bakola ku byakumuziika
Ab’oluganda lw’omuserikale Sam Omala eyafudde olunaku olwajjo bamwogeddeko ng’abadde empagi luwaga gyebali, era ekidukiro kya bonna. Bano mu kaseera kano batandise okuyoyoota amakaage e agasangibwa ku kyalo Senda mu gombolola ye Kirewa e Tororo gy’agenda okuziikwa.