Ebbula ly’amazzi e Nakasongola
E Nakasongola abatuuze baayo bali mu kusomozebwa olw’ebbula ly’amazzi mu gombololola ezisinga kyoka abamu bagalina ku nayikondo,go galunnyo ekikalubiriza obulamu bwabwe.Mu kasana pereketya kano akabadde kaaka gyebuvuddeko , abasobodde okugafuna ekidomola babadde bakigula wakati wa silingi 500 ne 1000 nga kyoka bangi nazo zibyekupya mpi okuzifuna.Kati ekitongole ki World vision kivideyo okubakwasizaako mukubafunira amazzi amayonjo.