Ebirindiridde Paapa Leo: Tukubye ttooki mu buvunaanyizibwa bwayolekedde
Nga paapa Leo XIV kyajje akajjale mu ntebe y’obwa paapa, waliwo abatandise okwekkaanya olukalala okuli by’alina okutandikirako mu lugendo lwe olw’okusumba ekisibo ky’omukama. Samuel Ssebuliba aliko byanokodeyo ensi byetunuulidde nga byalina okutadikirako.