ENKOLA ZA GAV’T: Nabbanja aliko by’asabye abakulembeze be Kakumiro
Ssaabaminisita Robinah Nabbanja asinzidde mu nsisinkano n'abalulembeze b'e Kakumiro n'abalagira okugoberera ensimbi za Parish Development Model okukasa nti zifunibwa abantu abatuufu. Era ono ayina ne banokoddeyo b'agamba nti tebakkirizibwa kufuna nsimbi zino.