KATA YEEKUMEKO OMULIRO: Wuunno omusajja eyeekyaye ng’abanja NRM
Waliwo omusajja akwatiddwa ku wankaaki wa Palamenti olwaleero nga abadde ageezaako okwekumako omuliro. Ono ajjidde mu mmotoka ng’alinamu n’amafuta. Ategeezezza nti yeetamiddwa okubanja ekibiina kya NRM