Kitalo, eyaliko omulamuzi wa kkooti ensukkulumu Kanyeihamba afiiridde ku myaka 85
Essiga eddamuzi, bannamateeka, abakulembeze ko n’abantu baabulijjo bakungubagidde Omulamuzi George Wilson Kanyeihamba abadde yawummula egya kkooti ensukkulumu avudde mu bulamu bw’ensi enkya ya leero, ng’ono afiiridde mu ddwaliro e Nakasero gy’amaze ebbanga nga ajjanjabibwa.Kanyeihamba afiiridde ku myaka 85.