OBULAMU TTOOKE: Manya emigaso egiri mu kufuna otulo otumala
Abakugu mu mbeera z’obwongo bakizudde nti abantu abangi enaku zino tebafuna tulo tumala ate mukiseeara ekitufu.Kino kivudde ku mbeera ssako ne neyisa yaffe gyetuwangaliramu naddala emirimu n’ebintu ebitwetolodde ng’ebikwatagana n’emitimbagano.Bangi embeera eno ebalese bakoseddwa kumibiri gyabwe wamu bwongo.