OKULAMAGA E NAMUGONGO: Abalamazi okuva e Buhweju batandise okutambula
Waliwo abalamazi abalala okuva e Buhweju abatandise okutambula nga boolekera ebiggwa byabajulizi e Namugongo okujjukira abajulizi ba Uganda. Ekibinja ky'abajulizi bano kikulembeddwa Omubaka wa Buhweju Francis Mwijukye.