Okulonda mu Uganda: Ebyafaayo ku ngeri ensimbi gye zajja okuyingizibwa mu by’okulonda
Nga tweyongerayo n'emboozi zaffe ezinaabugiriza okulonda kwa 2026 - katuddeko e mabega tulabe engeri eby'okulonda gye byajja okuyingizibwamu eby'esimbi naddala okugulirira abalonzi. Ttooki tugikubye mu kalulu ka 1996.