OKUYIGULUKUKA KW’ETTAKA E KASESE :Omulambo gw’omwana w’emyaka etaano gukyabuze
Abatuuze bakyanoonya omubiri gw'omwana ow’emyaka etaano eyabulira mu kuyiguluguka kw’ettaka e Kasese.Okuva olunaku lw’eggulo abatuuze bagamba nti waliwo abantu abatalabika wabula baabadde bakola bukubirire wakiri okufuna emirambo gyabwe.Akulira eby'obutonde mu district y’e Kasese alabudde nti District ye Kasese yonna eri mu bulabe obwokulumbibwa ebiggwa tebiraze singa tebegendereza ngeri gyebakosaamu butonde bwa nsi.