OKWESIMBAWO MU NUP: Abaneesimbawo ku bwannamunigina baakugobwa
Munakibiina ki NUP yena anagenda mu maaso neyesimbawo ku bwanamunigina wakugobwa mu kibiina . Ekiragiro kino kidiridde okusunsula abantu kkumi abeegwanyiza tiketi yekibiina mu kalulu kokujjuza ekifo kyomubaka wa kawempe North oluvanyuma lw'omubaka Muhammed Ssegirinya okufa.