Okwetegekera Namugongo; wabaddewo okwegezaamu ku bigwa bitalaze
Ng'ennaku ebula mbale okujaguza n'okujjukira abajulizi ba Uganda kubeewo, ministry y'ebyobulamu ne banywanyi baayo begezezzaamu ku ngeri gye bayinza okukwasaganyamu embeera singa ekintu kyonna kimala nekigwawo ku lunaku olwo.Okwegezaamu kuno, kubaddemu okukwasaganya embeera y'abantu abalumiziddwa mu bungi nga byonna bya kubakuuma nga bali bulindaala ku lunaku olwo.Omusasi waffeabaddeyo era bino by'afunye.