Ow’emyaka 14 eyafiirwa nnyina tamanyi bikwata ku kitaawe
Waliwo omwana nga kati aweza emyaka 14 eyafiirwa nnyina ku myaka ebiri nga ne gye buli eno tamanyi gy’ayinza kusanga kitaawe kuba nnyina yafa talese mukululo kwe bayinza okutandikira okuzuula kitaawe oba abooluganda lwa kitaawe.Nnyina omuto amulabirira obuvunaanyizibwa bugenda bumusukkako era asobeddwa eky'okukola.Patrick Ssenyondo y’alina ebisingawo. enkozesa y'ebyuma bikali magezi ge yamenya. Kati omulamuzi ayagala by'asabye byonna bireetebwe eri kkooti obutasukka lwakuna lwa sabiiti ejja kooti lw'essubirwa okuddamu okutuula. Kanene y'agenda okuba omujjulizi ow'ekkumi okuwa obujjulizi mu musango guno oguvunaanwa Namwandu Molly Katanga, ne bawalabe ababiri okuli Martha Nkwanzi ne Patricia Kankwanzi, eyali omukozi w'awaka George Amanyire nga kwogase n'omusawo Charles Otai.