Paapa ng'alondeddwa: Manya ebiddirira nga Paapa amaze okulondebwa
Okulondebwa n'okukakasibwa kwa Paapa nga akyali mu kisenge mwalonderwa oba Conclave, y'entandikwa y'olugendo oluwanvu lwaava kinnakkimu okutuusa omukama lwamuyita. Kati katulabe ebimu ku bigoberera amangu ddala Paapa amazze okukakasibwa nti azuuliddwa mu bakalidinaali abanji ababa mu lusirika olumulonda