Sirina wensura n’ekyokulya sirina :Maama eyasengulwa mu Lubigi alaajanye
Waliwo Famile y’omutuuze ey'ekubidde enduulu eri abazira kisa oluvanyuma lw'e kitongole ki NEMA okusanyaawo amaka ge agabadde mu kitundu ekitwaliramu olutobazi lw'omulubigi nga kati basula mu nsiko n'abaana babwe basatu 3. Aber Racheal nga ye maama w'abaana bano tumusanze asobeddwa ku ngeri gyayinza okubezaawo famire ye.