Abantu 7 bakwatiddwa lwa kuyiwa munnyo mu tulakita ya disitulikiti y'e Masindi
Abantu 7 bakwatiddwa e Masindi bayambeko poliisi mukunoonyereza oluvanyuma lw’okuyiwa omunnyo mu tulakita ya disitulikiti eno. Ekyaviiriddeko abantu bano okukola ekirwa kino tekinnaba kutegeerekeka, wabula nga poliisi yatandise dda okunoonyereza.