Abasuubuzi mu Mpigi Central Market beeraliikirivu olwa kasasiro atayoolwa
Abasuubuzi mu Mpigi Central Market beeraliikirivu olwa kasasiro atayoolwa. Ono akuvaamu ebizzi ebikyafu ebikulukutira mu bantu Meeya wa Mpigi obuzibu abutadde ku ssente ezitaabaweebwa bukyanga mwaka gwa bya nsimbi guno gutandika.