NEMA ekoze ekikwekweto ku mabaala agasangibwa mu Kololo ne Naalya
NEMA ekoze ekikwekweto ku mabaala agasangibwa mu Kololo ne Naalya mwebaboyedde emizindaalo oluvanyuma lw’okufuna okwemulugunya okuva mu batuuze nga amabaala gano bwegabawogganiza ebidongo mu kiro.