Okukuumira omwana omuwala mu ssomero; baabano abaana abawala abafubye okuyamba bannaabwe
Nga tugenda mu maaso n’emboozi z’abantu abakola abayambyeko okulaba nga omwana ow’obuwala asigala mu somero – katulabe ku bawala abafuuse eky’okulabirako eri abalala. Omu kubano aliko emirimu gy’emikono gyayigiriza banne ate omulala yatandika ekibiina okusomesa banne ku mpisa n’enneeyisa.