Okulonda e Kisoro tekujjumbidwa nnyo; abamu ku besimbyewo b'emulugunya
Okubala obululu kugenda mu maaso mu disitulikiti y’e Kisoro kugenda mu maaso okujjuza ekifo ky’omubaka omukyala owa disitulikiti eno. Okulonda eno tekujjumbiddwa nyo wadde nga abamu ku besimbyewo balumiriza abantu baabwe bebatadde mu bifo ebironderwamu bagobeddwa ab’eby’okwerinda.