Okutumbula eby'emikono; bannakyewa baagala amagye gakwebalame
Bannakyewa abalondoola eby’amateeka bagamba nti amaggye okwenyigiranga mu kulonda kwe ggwanga y’ensibuko y’okuyiwa omusaayi mu buli kulonda okuzze kuteekateekebwa mu ggwanga.
Kati baagala poliisi esigaze obuyinza bwokukola ogw’okukuuma emirembe mu kulonda, kiyambeko okuzza ensa mu kulonda kwa uganda. Kyoka amyuka ayogerera amagye ga Uganda Col Deo akiiki agambye nti amaggye gayitibwa waliwo obwetaavu.