Omukazi atubidde n'abaana basatu oluvanyuma lw'okusengulwa ku ttaka
Abantu bangi abasendedwa enyumba zaabwe mu lutobazi lya Lubigi, abamu ku bano aw’okudda nabuli kati wakyababuze. Waliwo gwetusanze nga yye yewogomye mukasiko akamu n’abaana be basatu e Nabweru.
Ono atubuulidde nga bwatamanyi kyakuzaako okujjako nga afunye bazira kisa abamukwatiddeko.