Mu bulamu ttooke olwaleero tugenda kutunuulira ekirwadde ekiyitibwa Spina Bifida nga kino kiviirako omwana okuzaalibwa ngalina ekituli oba ekizimba ku lukizi. Abakugu bagamba nti embeera eno eva ku ba maama abali olubuto obutamira mpeke ezirimu ekirungo ki Folic Acid ekiyambako mukutondebwa kw’omwana.
Engeri yokwewala ekirwadde ki Spina Bifida | OBULAMU TTOOKE
0 Min Read
Leave a review

Trending News
Recent Updates
No posts found