Omusawo omufere akwatiddwa, abadde asiibula n’abalwadde ku bitanda

Gladys Namyalo
0 Min Read

Poliisi e Mubende ekutte omusajja abadde yeefuula omusawo ku ddwaliro ekkulu elye Mubende nabba abalwadde.Omusajja ono okukwatibwa kyaddiridde abalwadde n’abajanjabi okwekubira endulu olwensimbi enyingi ezibajibwako abasawo saako n’okubula kwebintu byabwe nga amasimu. Ono akadde konna agenda kuggulwako gwakwefuula kyatali nanyaga abantu.

Share This Article
Leave a Comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *