Enkambi y’ababundabunda emanyiddwa nga Rhino Refugee Camp y’emu kwezo ezisinga okubaamu ababundabunda abangi mu Uganda yonna.Eky’ennaku bano batawaana nebbula lyebikozsebwa okuli namazzi agatamala.Omusasi waffe Baker Ssenyonga Mulinde eyabaddeko mu nkambi eno akuleetedde emboozi yabano nga batindigga engendo okunoonya amazzi.