Manya obukulu bw’ekikata kwe basaanikirira emmere

Brenda Luwedde
0 Min Read

Okusaanika entamu yebbumba nga etudde butereevu kuttaka tekyaali kyangu era ezisinga zayatikanga ekintu ekyatakuza b’ajjaja ffe emitwe.

Bano baalaba kissuse obw’omulamuzi kwekutandika okuzikolera ekikata kwebazituuza akageri ezisinga kezaali nga entobo yaazo nga nsongovu.

Munazzikuno waffe olwaleero tukuleetedde emitendera gyona gyebayitangamu okukola ekikata kino nga bw’obaako amaka mwokisanze kumulembe guno wessunako.

Share This Article
Leave a Comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *