OKUKWEKA BA ‘DELEGATE’: Sanjay Tana abivuddemu, Tanga Odoi alabudde

Brenda Luwedde
0 Min Read

Akakiiko ka NRM ak’ebyokulonda kalabudde abavuganya ku bifo ku lukiiko lwa CEC nti baakuwandulwa mu lwokaano singa kizuulwa nti beenyigira mu kukweka abalonzi. 

Bino w’ebiggyidde nga waliwo abavuganya abeemulugunya nti tebalina webaggya bakiise kubasaba kalulu kubanga bannaabwe babakwese. 

Olw’embeera eno, omu ku babadde beegwanyiza ekya Ssentebe w’abasuubuzi mu kibiina kino Sanjay Tana asazeewo okuva mu lwokaano.

Share This Article
Leave a Comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *