Akakiiko ka NRM ak’ebyokulonda kalabudde abavuganya ku bifo ku lukiiko lwa CEC nti baakuwandulwa mu lwokaano singa kizuulwa nti beenyigira mu kukweka abalonzi. Bino w’ebiggyidde nga waliwo abavuganya abeemulugunya nti tebalina webaggya bakiise kubasaba kalulu kubanga bannaabwe babakwese. Olw’embeera eno, omu ku babadde beegwanyiza ekya Ssentebe w’abasuubuzi mu kibiina kino Sanjay Tana asazeewo okuva mu lwokaano.
OKUKWEKA BA ‘DELEGATE’: Sanjay Tana abivuddemu, Tanga Odoi alabudde
0 Min Read

Leave a review
Trending News
Recent Updates
No posts found